Malamu Hit maker Karma Ivien Management artist Pallaso, real name Pius Mayanja, released the visuals of his new song titled ‘Ani Oyo’.
With Akomelerwe, Malamu, Enyuma, and Wankuba (feat. Bruno K), Team Good Music CEO Pallaso has had a favorably good year musically.
Lyrics
Aaah..tonkyaawa nga
Tonegaana
Tonkyaawa nga
Mu bantu tonegaana nga
Wankuba ka kiss, kansigalamu
Oba kumimwa kwaliko sukaali
I like the way you dance
Buli lwonziniramu, ogonda ebitagambika
Black queen, the queen of ma life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile, you smile so bright
Oh I can’t deny am in love
Olina amaaso, oli maaso glory
Nasazeewo kankuyimbire akayimba
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Vva mubyekito byetwekyanga
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Yade tuyomba tetwekyaawa
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
All I need is remedy
Buno obulamu tebunyuma wotali
Honey I miss somebody like you
Nakwagala kuva mu high school
Era obadenga mu target
Njagala omanye omutima oguvuga sacket
Era bwemba nkola budget
Maama eyakunzalira muwe kirabo ki?
Queen the queen of ma life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile, you smile so bright
Oh I can’t deny am in love
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Vva mubyekito byetwekyanga
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Yade tuyomba tetwekyaawa
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
I just wanna brainstorm
I don’t like the noise
Ma brain has been stormed
I can hear the voice
You got me hypnotized
I’m in love with you
Anywhere you go I will follow you
Nsiiba mu city gwe tondaba nsika sente
Nange njagala nzijje nga nina sente
Nkutwaleko baby ku beach olye ku fish
Nkutwale e Munyonyo owugge nze nga nkola tease
Amajja ngalina
Emotoka njirina
Abaali bakulokeera bagambe bayokya dda
Jenzira jadda
Omwana jemba jaaba
Get up in the limo banafuna kafuufu
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Vva mubyekito byetwekyanga
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
Ani oyo?
Yenze muno akwagala
Kiki ate?
Yade tuyomba tetwekyaawa
Ani oyo?
Yenze muno eyakutegeera (aah)
Atalikyuuka…
Eeeh..
Kama Ivan mugambe
Ian Pro mugambe
That we’re the baddest
Confirmed the baddest
All time, every time