B2c/Kampala boys x David Lutalo “AWO” (Audio & Video)

Intro
Aah ah aah
B2C Soldiers
Davie Lutalo
(Hehehe)
Ooh
Artin on the beat
Hmmm!

David Lutalo
Nsanyuse okulaba
Nakoma kukulaba ku birthday ya Nakuya
Nga ndaba onkeneka, ooh oh
Tudde we twakoma
Munda mutima gwange walekamu omuliro
Mpulira mbabuka, ooh oh
Onfudde na crazy
Nkankanirira mu magulu am lazy
Siiga butter ku mugaati bread
Kkiriza mbeere mukwano gwo friend

Chorus
Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By'ebyo by'ebyo
By'ebyo byennyini mukwano gwange by'ebyo
Yeah yeah yeah babe
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Bino biyamba ffembi, ooh
Bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesiseemu
Bino biyamba ffembi, aah

Verse II
Onnyizenyize ebiwundu munda
Gwe kitangaala ekingyakira buli gye ngenda
Kati tondeka ku mulyango
Honey wange mpeeka ku mugongo
Wadde oyambadde kakondo
Sirikuleka owange omulongo
Oli kibala ki?
Olimu kiki ekikufuula kiti?
Babe, olya mmere na ki?
Ebikwawulanga notaba nga bali

Chorus
Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By'ebyo by'ebyo
By'ebyo byennyini mukwano gwange by'ebyo
Ebinuma

Verse III
Mbadde nkulowoozangako
Nkwesunga nkulinze nga mpeke ya tulo
Yeggwe queen gwe twasomangako
Mu butabo bw'abalungi ow'obumwa obugonvu
Yes oh, maama
Ono anyuma ne bwe yesiba leesu,
Yokka
Feeza, oh oh
Bw'ayaka tamanyi na ttabaaza
Mu kwaka, yeah yeah yeah eh

 Hook
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi (girl)
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi (yeah aah) 

Verse IV Yeggwe boss, yeggwe doze, yeggwe nurse Yeggwe my deejay, yeggwe dance Yeggwe queen, yeggwe moon, yeggwe mars Yeggwe my future baby yeggwe nurse oh Nze ndi nsigo, baby yeggwe farmer Nze ndi kkubo, baby yeggwe driver aaah 

Chorus Awo, awo Awo wennyini mukwano gwange awo Yeah yeah ah Bino bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesisenamu Bino biyamba ffembi, ooh Bye nkugamba ogenda kufunamu Bino biyamba ffembi Njagala okkirize nga teweesiseemu Bino biyamba ffembi, aah

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: This content is protected by redpaperdaily.com