Believe Lyrics -by Vinka, Dax Vibez

Nessim pan production
Nali manyi oli one touch
Kubanga bangi bamenya mu first half
Naye wankubirawo ziri zi kwa-kwa, eh
Baby zi kwa-kwa
Tuli mu myaka eyali one night
Nga buli lwenzukuka you’re my first sight
Yegwe wagula lock ezaali tight tight, eh
Baby zi tight tight
Eno ewange nasibayo
Embwa ezikuuma ewange za mubanda, eh!
There’s no way eh
She’s my baby

I do believe in God oh!
I do believe in Jah no!
Say, nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange
I do believe in God oh!
I do believe in God oh!
Nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange

Vinka
Am gonna celebrate you like Christmas
Ngenda ku penda oyite Jesus
Leero keetonye gwake gwake
Bakimanye yegwe kantu kange
Am gonna celebrate you like Christmas
Ngenda ku penda oyite Jesus
Leero keetonye gwake gwake
Bakimanye yegwe kantu kange

Wamalayo nze
Kuba manyi gw’akigata
Ndi naawe seetaga data
Baby baby nakudata

I do believe in God oh!
I do believe in Jah no!
Say, nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange
I do believe in God oh!
I do believe in Jah oh!
Nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange

Nali manyi oli one touch
Kubanga bangi bamenya mu first half
Naye wankubirawo ziri zi kwa-kwa, eh
Baby zi kwa-kwa

Tuli mu myaka eyali one night
Nga buli lwenzukuka you’re mi first sight
Yegwe wagula lock ezaali tight tight, eh
Baby zi tight tight

Wamalayo nze
Kuba manyi gw’akigata
Ndi naawe seetaga data
Baby baby nakudata nakudata

I do believe in God oh!
I do believe in Jah no!
Say, nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange
I do believe in God oh!
I do believe in Jah oh!
Nasaba lugaba
Luliba lumu obeere wange

Kati Nanga By Winnie Nwagi

Intro
Bangar Boi
A swangz Avenue
Yeah yeah 
Fire baby, ah yeh

Verse I
Waliwo omukwano omusuffu 
Ogutasangika 
Tooke lya kivuuvu mu ssupu 
Guno tegulojjeka 
Ono taliiko yadde bya kabampaane 
Nga ate banji baasinga
Kyakulya ekiwoomu mu canteen 
Jjula jjula nga bwembega 
Wulira emirembe jompa 
Enjegere ezansiba zinta 
Eno nebwojja gwe ngalo nsa 
Gwe wooli sirina kyenjoya 
Wulira emirembe jompa 
Enjegere ezansiba zinta 
Eno nebwojja gwe ngalo nsa 
Gwe wooli sirina kyenjoya 

Chorus
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Hmm omwana kammugambe 
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Wonna mumawulire 
Kubipande gwe baby wange 

Verse II
Akavunza tundula 
Ekikwanso kikyo gwe akilina 
Enchaacha kubigere sikyalina 
Oli dokitaari hmmm eh 
Show me what you wanna do 
Nkulage I will never let you go 
Show me what you wanna do 
Nkulage I will never let you go 
Baleke bwogere eh 
Eyo kerere re re re eh 
Abo tebakkuba ndusu eh 
Abo abennugu ennene 
Wulira emirembe jompa 
Enjegere ezansiba zinta 
Eno nebwojja gwe ngalo nsa 
Gwe wooli sirina kyenjoya 
Wulira emirembe jompa 
Enjegere ezansiba zinta 
Eno nebwojja gwe ngalo nsa 
Gwe wooli sirina kyenjoya 

Chorus
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Hmm omwana kammugambe 
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Wonna mumawulire 
Kubipande gwe baby wange 

Verse III
Waliwo omukwano omusuffu
Ogutasangika 
Tooke lya kivuuvu mu ssupu 
Guno tegulojjeka 
Ono taliiko yadde bya kabampaane 
Nga ate banji baasinga
Kyakulya ekiwoomu mu canteen 
Jjula jjula nga bwembega 

Chorus
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Hmm omwana kammugambe 
Tubitandike batusange
Kati Nanga Nanga Nanga 
Ka radio tumbuula 
Wonna mumawulire 
Kubipande gwe baby wange 

Nze nanga
Baby wange

Bega Bega Remix Lyrics by Pallaso ft. Jose Chameleone

Le go
Come take me (remix again)
Gimme more my baby (ah fire again)
Calling 911 blazin’ di fire again (boom)
Chamili again (aah)
Pallaso again (aah)
Baur (Le go)

Yeah, serve me the food
Baby girl am ready for you
Baddest on the mic
Tell me that you already know
Mayanja Boys in the building
You ready for show
Cameras everywhere
Stars everywhere that we go

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough (boom)
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Bega bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Bega bega
Baby bega tulye
Agirinnyako aba alinnye y’amagye

Bega bega ebbango tuliwanike
Bega bega tutambuze lugabire
Tuko wapacha Nakato ne Babirye
Abalina ezzalawo bonna tubakanike
Tuli babi kuva Kawempe (big up)
Mukwano gwali gwa ddala si gwa ssente (big up)
Ensi yali nzibu ng’etomeza amayembe (big up)
Naye era twamala ensi twagikuba jjeeke
Tuli babi

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Bega bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Bega bega
Baby bega tulye
Agirinnyako aba alinnye y’amagye

Mukwano gw’ompa sisobola kukkuta
Gunsuza mu birooto gyensula
Oba lwakuba nti wamegga n’oluma
Nakati wenjogerera anti guyoya
Woman I know byonna gw’obikola
Ntambudde amawanga abalungi bambula
Ondeese akatuuyo kiki ky’otalaba?
N’omutima gunsiiwa omanyi w’otakula
Okuba ku mutwe gwe buli lw’okuba (eh)
Onsakata amasannyalaze gakuba (eh)
Njagala omanye nti wamegga n’oluma (eh)
Oyokesa bisaanyi ebisaanyi binyuma (eh)

Naye nga neesiimye n’omukwano gwo
Guno gulimu n’ekiriisa
Mbegeraako mbegeraako babe
I can never get enough (boom)
Neesiimye n’omukwano gwo
Gwe ssikuteerako kasengejja
Mbegeraako mbegeraako babe
Jangu tukikolemu again

Bega bega
Bega bega tulye
Baby bega bega bega bega tulye
Bega bega
Baby bega tulye
Agirinnyako aba alinnye y’amagye
Bega bega bega Chameleone on the remix
Bega bega bega Pallaso on the remix
Bega bega bega Baur Baur on the remix
Aaah bega bega tulye

Owooma Lyrics – Geosteady ft. Charly & Nina

Charly na Nina
Na Geosteady Blackman oh
Ndi ne Nessim Badi Music eh!
Gal ah me love you

Ikibasumba
Nkubuze nakwibura be
Uri umwe gusa
Sinabona uwagusimbura hmmm
Owooma owooma
Owooma owooma owooma aah
Owooma owooma
Owooma owooma aah

Mugabo mwiza
Wuje urugwiro nituze
Igira hino
Nkwibwirire urwo ngukunda
Uransusurutsa
Nkakazuba karashye
Ukangusha neza
Nkakayaga kanimunsi
Come and take
Come and take my love oh
Cone and take
You should come and take my heart oh

Ikibasumba
Nkubuze nakwibura be
Uri umwe gusa
Sinabona uwagusimbura hmmm
Owooma owooma
Owooma owooma owooma aah
Owooma owooma
Owooma owooma aah

Oma yeggwe miss
Kati kola bwoti
Nja kulumba oba nywe ku kabindi
Ŋŋambye ba Wajjid
Nti gwe my darli
Nze ndayira, Shilling na Rand
Ggyako galubindi
Oli na Blackman
Mafaranga, olinkubya ekyasi nze
Yeggwe wange nakupenda
Ndayira nze n’okukuuma
Oma yoma love kyenda
Tusabe Katonda ajja otukuuma
Without you life no no no
In fact I can die oooh!

Ikibasumba
Nkubuze nakwibura be
Uri umwe gusa
Sinabona uwagusimbura hmmm
Owooma owooma
Owooma owooma owooma aah
Owooma owooma
Owooma owooma aah

Kilinga na kama kama
You’re my babe my babe boo
From Kigali to Kampala
Bwoba wendi buli kimu nekimmala
You’re my sunshine, rain
Blood in my vein
Loving you cause no pain
You’re my babe la la la la love you yeah eh
I love you I love you eeh eeh!

Ikibasumba
Nkubuze nakwibura be
Uri umwe gusa
Sinabona uwagusimbura hmmm
Owooma owooma
Owooma owooma owooma aah
Owooma owooma
Owooma owooma aah

Uh uh yeah eh eh
I love you I love you
Owooma owooma
Twokya!

Mbatisana ft. Dexa Mukyusa – Alien Skin Official

Mbatisana ft. Dexa Mukyusa – Alien Skin Official

Alien skin
Shady beats eeh
Dexta muchuusa
Fungon soldier
Abeeno mbatisana, abeeyo mbatisana eehh
Aberi mbatisana
Ate bali , tubatisana
Eno jetulimu kati digidigina
Bwegubera mupiira tuli mu arena
Ffe tukuba ragga
Bali bakopana
Ffe tukuba bo bali eri bakabana
Nti ragga ragga omukuba kibade mumateeka nga ragga ragga owakabi tekubera kukakeeka sagala ragga nga yaka yaka na siyagala bakuba ragga ragga owenkayana
Njagala muzimbe
Babagobe munju
Mugule amamotoka
Musigale kubigere
Mubere balamu nga muli balwade
Ozaale abalongo nga oli mugumba eeehhh
Abeeno mbatisana
Abeyo mbatisana
Aberi mbatisana
Eeehh ate bali tubatisana*2
Anti tombalabala
Webalabala wembala mbalaba nga mutidemu
Anti batidemu muchusa kenjitudemu hhhmm
Balaba danger
Wanji
Balaba danger
Nze tolina wonkwatana kuba tonfanana
Nze ndi mubandana atali wabulijona
Munywa sodana mba kukisadana
Kukyengena wamu nenkolana hhhmm
Nange yenze alien master
Nga nakubye abalala sikuba nebakuba nanti olaba nkyusiza ba pastor ate abarasta mbakyusiza capacity(aaahh) eeehhh
Abeno mbatisana
Abeyo mbatisana
Aberi mbatisana
Ate bari tubatisana
Eno jetulimu kati digidigina
Wegubera mupiira tuli mu arena
Ffe tukuba ragga bali bakopana
Ffe tukuba balyeri bakabana
Nze tolina wonkwatana kuba tonfanana
Nze ndimubandana atali wabulijona
Munywa sodana. Mba kukisadana
Kukyengena wamu nenkolana
Eeehhh
Njagala muzimbe
Babagobe munju
Gula akamotoka musigale kukigere
Beramulamu ofe bulwade
Ozaale abalongo nga olimugumba eehhh
Abeno mbatisana abeyo mbatisana
Aberi mbatisana ate bali tubatisana*2
Wanjiiiii

Sitya Danger Lyrics-Alien Skin

You know me sitya danger


Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Hey Sekret

Eh mbadde mbuza mwe abatuloga
Mufunayo kukadde nemutukeberako
Oba mumanyi tuli bubi
Bwetufuna ebirungi kyo kibayisa kitya
Bweneyisa obulungi mbu ate mbegula
kyoka ate bwensirikako muwoza neraga
Bwemulaba nkalumye mbu ate nekoza
Kyoka ate lwesikalumye mbu sente zabula
Mbewala yadde munefasa
Amaaso gabakanuse mulinga nga’nsega
Olaba n’abamerica mbakuba obawuza
Bwengwa kuba mapiano gulibula asala

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger

Kampala bwalinga nga nsomba byuma bwakera kabaliga numbye
Anti omuziki temulimu interview
Bwentyo mu Ragga nensonga
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Nze mbalayirira nja bafukira kiri kyebawalula
Oba nkyusemu mbakwate ko mukataago
Mbere nga omusezi alumbidwa ekitambo
Balikaaba, balisinda, baliwoloma obugere balisiita

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger

Oba nkyuseko mbakube ko mululatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Eh mululatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Agusigula malinya nanti bwogwa
Yakuyitako kaduwanema nno bwogwa
Vva kuba people bwebaba bambwa
(Baveko bwebaba bambwa)

Hmm kale tuli bubi
Temulaba nga tuli bubi
Tuli bubi temutulaba
Ffe tuli bubi (nyo)

Eh you know me sitya
You know me sitya danger
Eh you know me sitya
You know me sitya danger
So nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Nebwokanga nebwotisa
You know me sitya danger
Hey Sekret

Wana Wankya Lyrics – Benti Boys Africa

Wana Wankya Lyrics – Benti Boys Africa

Nakedde ku makya wanawankya

Wanawankya nnyo

Nenkuyimbira kano akayimba

Nga kalungi nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Tuula tuula tuula wakati

Simbawo akati yeah

Ani andabidde ku Naka?

Nakkazi yeah

Andese wano eno mu kidaala

Yeekobanye ne bali nebamutwala

Kyokka ampadde wrong number

This is a wrong number

Naye gwe ompesa, oweta

Onvuga makoona

Ompesa, oweta nooo

Babe bw’ondeka

I feel so lonely babe, no ooh

Nakedde ku makya wanawankya

Wanawankya nnyo

Nenkuyimbira kano akayimba

Nga kalungi nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Bw’aba nga fever

Empeke z’omukwano babe naazimira ntya?

Jjukira bw’opima

Omukwano gwo promised land

Ekyapa nkoze ntya?

Nakkazi, oli wa ggwanga ki?

Ngoberera, nsooberera nze ninga njuki

Ndi ku maviivi nze ninga nzizi

Naye gwe ompesa, oweta

Onvuga makoona

Ompesa, oweta nooo

Babe bw’ondeka

I feel so lonely babe, no ooh

Nakedde ku makya wanawankya

Wanawankya nnyo

Nenkuyimbira kano akayimba

Nga kalungi nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Nakedde ku makya wanawankya

Wanawankya nnyo

Nenkuyimbira kano akayimba

Nga kalungi nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Wana, wanawankya

Wanawankya nnyo

Ankuba Lyrics – Zafaran

Nasiima gwe muntu
In Swangz Avenue
So si bintu
Zafaran
Kooteeke akawumbi mu nju
A Steyn
Sirikwatamu byangu

W’olindeka w’olinsanga
Sirikuddamu gwe musajja
Nebweriba ssaawa esembayo
Ng’obulamu busaanawo
Wanninnyisa amadaala
N’onzigya ku mudaala, hmmm
Nga wadde babipanga
Baleke abo balikoowa (balikoowa)
Love tebulwa kkubo
Eba nga mazzi ga nsulo
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalaayi ono omwana ankuba

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

Okuva ku mutwe
Ppaka ku kagere akasemba
Nkwesunga (nkwesunga)
Nnaku zonna eza calendar (eza calendar)
Otuukira we sisuubira
Nebyenakweka wakwekula
Yeggwe ananaagiza
Ppaka ebigambo okumbula
Kyova olaba nkulinda (nkulinda)
Nemba ng’alina ky’agoba
Love yo etunda (eno etunda)
Nnyo nnyo nga butunda
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalaayi ono omwana ankuba

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

Nasiima gwe muntu
Mu Swangz Avenue
So si bintu (eeh eh)
Kooteeke akawumbi mu nju
Sirikwatamu byangu
Otuukira we sisuubira
Nebyenakweka wakwekula
Yeggwe ananaagiza
Ppaka ebigambo okumbula

Nga yadde babipanga
Baleke abo balikoowa
Love tebulwa kkubo
Eba nga mazzi ga nsulo
Kire na nkuba (aah ah)
Nga tuli babiri kire na nkuba
(Ekire na nkuba)
Kire na nkuba (ekire na nkuba)
Agawalaayi ono omwana ankuba
(Ono ankuba)

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

W’olindeka w’olinsanga
Sirikuddamu gwe musajja
Nebweriba ssaawa esembayo
Ng’obulamu busaanawo

Sam Wange Lyrics – Sheebah Karungi & Daddy Andre

Ooh, eeh, eih
Aah, eeh, eeh

Guluma guluma (guluma)
Omukwano guba gwakabi ttaabu
(Nange ngwerabiddeko)
Laba nkaaba, nsinda
Omukwano guba gwakabi ttaabu

Emikwano giba gy’akabi Sam ky’ekyo
Nange nkyerabiddeko
Kubanga ekibonyabonya obulamu bwange
Mpulira nkwagala
Maama ekinsagambiza n’obudde okukya
Ate era nenzibya
Mpulira nkwagala kufa simanyi kwekiva
Ye mukwano wankolaki?
Bangi abalumizibwa, baleke balumwe
Ate banaddawa?
Bulikya nembatuulira nze nemba mu maka
Ate balimpitawa?
Taata nkozze nnyo simanyi kwekiva
Mpulira nkudaagira darli wange

Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Omulenzi wange
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Sam gyali
Sam wange maama
Kimuli kyange maama
Sam wange maama

Maama n’akola ntya kulwange kaŋŋume
Ate nze naddawa?
Wabula ekintu kyendabye nze ntuuse okufa
Kulwabo b’olina
Bangi abampalanira omulenzi wange
Naye maama ne nsirika
Mbalaba nga kibaluma kinene
Naye ate nze nsinga
Bangi nnyo abaagala Sam
Era nange abangeya
Wadde nga ssi muntu wa nsimbi
Naye mpulira mmwagala
Kaakati twafuuka ba mmamba
Buli omu bambi awaana yiye
Baleke balumwe bambi

Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Omulenzi wange
Kimuli kyange akasana akaberyeberye
Sam gyali
Sam wange maama
Kimuli kyange maama
Sam wange maama

Nze nange njagala nnyo okufuna ku maka
Naye nga ebizibu by’ebingi
Kansabe Katonda ampe nga nange bwempakasa
Byonna Katonda ebyo y’ayamba
Kale kibeera kitya nga nnyingidde mu maka
Ng’erinnya erimpitibwa lya mwami
Sheebah ekintu kyendabye towankawankanga
Ekyo kyo kibeera kibi ttaabu
Olina okulinda ennyo bwentyo ngumiikirize
Okutuuka bwendifunira ensimbi
Wabula mwanamuwala teweerariikirira
Oyinza okulowooza nti nnimbye
Ndese kubye akawuna kawoolere
Taata omundabira nnyo ŋŋenze
But keep our love, secretly
Nkulaba b’obibuulira bangi

Guluma guluma
Omukwano guba gwakabi ttaabu
(Nange ngwerabiddeko)
Laba nkaaba, nsinda (guluma maama)
Omukwano guba gwakabi ttaabu (eh, eh!)
Guluma guluma
Omukwano guba gwakabi ttaabu
Laba ndaaga, ndaaga
Omukwano guba gwakabi ttaabu

Ooh, eeh, eih
Aah, eeh, eeh

Ngonze Lyrics – Rema

Nessim Pan Production

Ye oba nkutandike ku Monday
Ng’onjagazizza ebya love
Mpulira ngezze n’engoye zinfunze
Oli musana mu budde bw’ekidde
Dose y’essanyu gyompa nze
Labayo n’akanyiriro bwe kamezze!
Buno buwoomi bwa guitar
Nkoba zaayo kwe nsuna
Obulungi weegoba na malayika, eh!
Ebyo nno bye weekoza binkyamula
Vuga nno mpola bambi tompalula
Biddemu neera binkolera
Wadde bimmegga binkyamula

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Neebuuza ne sekwebuuza
Kiriba ki ekinnyiiza ku ggwe oba?
Kebaleete ebisente tebintengule
Nebweriba ddogo terikiika era
Nze nakwefuga wenna
Bwe nakufuna ebyange nebiggwa
Mutima ewange oli mugole (mugole, mugole)
Abalala nebwebeegula (aah)
Nalockinga ndi muzibe (muzibe, muzibe)
N’ebire ndibeerawo

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Buno buwoomi bwa guitar
Nkoba zaayo kwe nsuna
Obulungi weegoba na malayika, eh!
Ebyo nno bye weekoza binkyamula
Vuga nno mpola bambi tompalula
Biddemu neera binkolera
Wadde bimmegga binkyamula

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Babe touch me there (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)
Babe touch here (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku (ŋŋonze)

Babe touch me there (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)
Babe touch here (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)