Kookonyo Lyrics – Naira Ali

Kalyonso miromiro
Ri-Ricko
Kookonyo, kookonyo
Tubakookonye (kalyonso)

Bukya luba nga lwa mmindi
Nange neesiimye leero
Eyali anvuma olunyata baaba
Kati ajje andabe
Sijja kulya nga sekkusa
Nga bali bo bekkusa
Ŋŋenze n’ono omulungi
Gwe kiruma yeetuge
Ŋŋenze n’ono owange
Kammufumbire agirye, eeeh eh eh

Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Kookonya, kookonyo tubakookonye
Kookonya, kookonyo
Kookonyo tubakookonye (kalyonso)

Yeggwe antambuza zigzag
Neetega lusaniya muceere
Yeggwe ampasula, oluusi annasula
N’ontuusa mu bwengula
Nze bino bye ndya mpoomerwa
Nswankula n’obuugi eno bwe mmira
Amazima osusse obuwoomi
Okirako wa kwacca na mira
Na na ni na na na na
Nkwata mpola ku mugongo
Na na ni na na na na
Ondi eno mu kawompo
Sijja kulya nga sekkusa
Nga bali bo bekkusa
Ŋŋenze n’ono omulungi, eh! (kookonya)

Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Kookonya, kookonyo tubakookonye
Kookonya, kookonyo
Kookonyo tubakookonye (kalyonso)

When I want you
When I need you
When I want you bae
When I want you
When I need you
When I want you bae
Kookonyo kambakookonye (kalyonso miromiro)
Kookonyo kambakookonye (kalyonso miromiro)
Kookonyo kambakookonye (kalyonso miromiro)

Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Ffe tulye ebyaffe
Abo tubakookonye (kookonya)
Kookonya, kookonyo tubakookonye
Kookonya, kookonyo
Kookonyo tubakookonye (kalyonso)

Suggested For You

Simple Guy Lyrics – Pallaso

Buule John

Leero Lyrics – Vyroota

Buule John

True Love Lyrics – Pallaso

Buule John

Nywamu (Party Anthem) Lyrics – Karole Kasita

Buule John

Chiké – Hard to Find ft. Flavour (Lyrics)

Buule John

Banger Lyrics – John Blaq x Suspekt Leizor

Buule John

Buga Lyrics – Kiz Daniel ft Tekno

Buule John

Beera Nange Lyrics – Sheebah Karungi

Buule John

Nteredde Lyrics – Bobi Wine ft Nubian Li

Buule John

Weebale Lyrics – Victor Ruz

Buule John

Check Yo Lover Lyrics – Aroma

Buule John

Ayagala Kimu Lyrics – Kapa Cat ft. Roden Y Kabako

Buule John
error: This content is protected by redpaperdaily.com