Nakudata Lyrics – Radio & Weasel ft. OS Ssuuna

Omulangira Ssuuna
One and only the Radio Radio Radio
Yeah yeah
It’s a blessed combination

Radio
Waliwo bye bakugamba babe
Nze kye mmanyi bye bikuziba amaaso oh
Tokyampulira, tokyaneesiga!
Love ogitaddemu ebikwanso oh
Aboogedde boogedde bingi
Baagala tukyawagane eeh eh
Balaba bubi bwe tuba ababiri
Basaba, twawukane eeh yeah
Sso ng’ate, nze nkwekutte
N’omutima mulwadde gw’ate oneesudde
Girl I know yes I know you know ah
Girl I miss you every day eeh eh

Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh

Ssuuna
Nnyabo nze tombonyabonya (for real)
Amazima nze saakwagala kumbonyabonya (hahaha)
Dear mukwano nnyabo
Laba nze tombonyabonya
Amazima nze saakwagala kumbonyabonya (zagazo)
Togaana buli kye nkuwa mu mutima omulungi (hmmm)
Sso ng’omukwano gwe nina nze gyoli mungi (true dat)
Gwonna omukwano gwange otwala ssi nsonga (aaah)
Ng’ate omukwano gwe nkuwa gwe tegusangika (oh why?)
Nnyabo nze tombonyabonya (for real)
Amazima nze saakwagala kumbonyabonya
Dear mukwano nnyabo (hahaha)
Laba nze tombonyabonya (excuse me dat you know)
Amazima nze saakwagala kumbonyabonya (zagazo)

Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula (true dat)
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh

Weasel
Lemme say, binsobedde nange
Era bintabudde nange
Ngya kunoonya langi
Nkusiigeko akapande
Njagala kubeera naawe
Njagala kusula naawe
Laba ntetenkanya nkikiitanya obulamu nange
Beera wa kisa osanyuse ku bulamu bwange
Njagala nkutwale ewange ofuuke mukyala wange
Bambi mpuliriza osangule amaziga gange
Towuliriza bigambo gwe mukyala wange

Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Nakwamini nakudata
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh

Radio
Aboogedde boogedde bingi
Baagala tukyawagane eeh eh
Balaba bubi bwe tuba ababiri
Basaba, twawukane eeh yeah
Sso ng’ate, nze nkwekutte
N’omutima mulwadde gw’ate oneesudde
Girl I know yes I know you know ah
Girl I miss you every day eeh eh

Radio & Weasel
Nakwamini nakudata (girl I miss you everyday)
Omutima guli eyo gwe gy’osula (eh yeah)
Kama mchana kama vua (oh oh oh oh oh)
Oooh oh, oooh (come again)
Radio na Ssuuna, Weasel Manisal
Nakwamini nakudata
Radio na Ssuuna, Weasel Manisal
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Ronald na Ssuuna na Weasel Manisal
Kama mchana kama vua
Radio na Ssuuna, oh Lord ah
Oooh oh, oooh (come again)
Uh la la la la la la

Radio & Weasel
Nakwamini nakudata
Uh la la la la la la
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Na na na na nakudata ah
Kama mchana kama vua
Oooh oh, oooh (come again)
Eh yeah aah
Nakwamini nakudata
Hmmm, every day
Omutima guli eyo gwe gy’osula
Guli eyo gy’osula
Na na na na nakudata ah
Kama mchana kama vua
Guli eyo gy’osula aaah
Oooh oh, oooh

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *