Osanyukangako Lyrics – Geosteady

Weeyagale baaba

Nze mmanyi gye nva ne gye ndaga
Ne maama y’aŋŋamba abantu bangi ba ffutwa
Nti bw’ofuna akatono Mukama obimussaamu
Mukalya baaba dunia eno bw’enyuma
Kati nze n’owange (tetwerumya)
Ky’ayagala ky’alya ate (tetwerumya)
Wadde okola ssente (tetwerumya)
Eby’ensi byafuuka dunia teweerumya
You take my side, take my side
Walk with me to the aisle
Peace, happiness, sunshine
Crawl with me to the aisle

Tonnenya nze lwa myaka
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Nkimanyi okola ssente
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Mu bulamu bw’ensi eno
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Ne banno obawa cash
Osanyukangako ooh, osanyukangako

Kawempe gye nakulira akasente kaabula
Nga n’olumu lwe zibuze awo nanti tusula
Nga mukyala neighbor awo y’agabirira
Nga ne gye nsoma abataayi baseka
Kati tondaba nga neewaamu
Gwe n’ogeya
Ekirungi ze nkola nze ze neeriira
Oluzungu lw’obwana
Gwe n’ogeya
Ekirungi ze nkola nze ze neeriira
Alaali nva wala nnyo nze
Gwe n’ogeya
Ekirungi ze nkola nze ze neeriira
Baby take my side, take my side
Walk with me to the aisle
Peace, happiness, sunshine
Crawl with me to the aisle

Tonnenya nze lwa myaka
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Nkimanyi okola ssente
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Mu bulamu bw’ensi eno
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Ne banno obawa cash
Osanyukangako ooh, osanyukangako

Basiraamu bannange
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Ba presenter, ba deejay
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Bannamasaka bannange
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Ba fan bange abo
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Black Man yonna ate
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Ne mukyala wange oyo
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Anfumbira ettooke
Osanyukangako ooh, osanyukangako

Osanyukangako ooh, osanyukangako
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Osanyukangako ooh, osanyukangako
Osanyukangako ooh, osanyukangako

Suggested For You

Muwomya Lyrics – Sheebah Karungi x King Saha

Buule John

Kati Nanga By Winnie Nwagi

Buule John

Ayagala Kimu Lyrics – Kapa Cat ft. Roden Y Kabako

Buule John

Zaakayo and Matayo Lyrics – Pallaso

Buule John

Adekunle Gold – 5 Star (Lyrics)

Buule John

Omumanyi Lyrics – Feffe Bussi

Buule John

Bega Bega Remix Lyrics by Pallaso ft. Jose Chameleone

Buule John

Wana Wankya Lyrics – Benti Boys Africa

Buule John

Nywamu (Party Anthem) Lyrics – Karole Kasita

Buule John

Nkufeelinga Lyrics – Ykee Benda x Chembazz

Buule John

Dear Ex Lyrics – Liam Voice

Buule John

Mu Ngatto Lyrics – Denis Rackla

Buule John
error: This content is protected by redpaperdaily.com