Enyota – Nina Roz

LYRICS

Bring the beat on
(Andre on the Beat)

Nakugalanga mubutamanya
Sherry wange nsonyiwa

Tonjiwa nga
Ka juice nkamula naye tekecawooma aah
Mpulila sagala kumisinga aah
Abalunji tebakyayika, gwe tokyayika
Ndi eno munange nzena nkulinda, nkulinda ah nkulinda

Byebyo ebibyo
Byonna bimpe eno, leero

Wulila enyonta
Ekuyoya (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)
Gwe gweyoya (Enyonta aah)

Wulila enyonta
Gwe gweyota (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)

Gwe gweyoya (Enyonta)

Yegwe eyamanyiiza akagaati
Yegwe eyamanyiiza akakeeki
Yegwe eyamanyiiza akokulya 
Akokmakya ka Breakfast

Yegwe eyamanyiiza akagaati
Yegwe eyamanyiiza akakeeki
Yegwe eyamanyiiza akokunywa
Akokmakya ka ina di bed

Wulila enyonta
Ekuyoya (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)
Gwe gweyoya (Enyonta aah)

Wulila enyonta
Gwe gweyota (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)
Gwe gweyoya (Enyonta)

Sherry wanje, baby wanje
Ndi eno munange nzena nkulinda
Nkulinda aah nkulinda
Sherry wanje, baby wanje

Wulila enyonta
Ekuyoya (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)
Gwe gweyoya (Enyonta aah)

Wulila enyonta
Gwe gweyota (Enyonta)
Eno enyonta (Enyonta aah)
Gwe gweyoya (Enyonta)

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *