Mu Ngatto Lyrics – Denis Rackla

Ha ha ha
Denis Rackla
Henry Kiwuuwa

Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)
Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)

Guno gwe nkubye olwaleero
Gwa kunyenya, yimuka ozinemu
Wulira omubbali nga bwe guggunda
Tujja kkeesa olwaleero
Obulamu bumpi (ge mazima)
Lwaki tonyenya? (ng’oli mulamu)
Digida kuba (ssekiriba kya ttaka)
Mpaawo (atalikyambala)
Cheza cheza
Nyenya nyenya
Cheza cheza
Koona dance leero

Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)
Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)

Yadde oli muto oba oli mukadde
Guno omubbali tegukusosodde
Digida wamma, kano ke kadde
Ebirala bya nkya, nga bukedde
Funa gw’osimye (ani akugambako?)
Bwaba ali wala (ng’omutemyako)
Bw’akusumbuwa (ng’omubuukako)
Tokkiriza (kkulinnyako)
Cheza cheza
Kyusa kyusa
Nyenya nyenya
Koona dance leero

Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)
Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)

Ha ha ha
Denis Rackla
Henry Kiwuuwa (eeeh)
Eeeh

Tusanyuke tucakale tubiibye
Tudigide tunyenyenyenye (eeh)
Abo abaafa baapapa
Tunyenye agaliba enjole (eeh)
Tusanyuke tucakale tudigide
Tubiibye tunyenyenyenye (eeh)
Abo abaafa baapapa
Tunyenye agaliba enjole (eeh)
Kkirira kkirira (kkirira)
Kkirira yambuka koona (koona)
Kkirira kkirira (kkirira)
Kkirira yambuka koona (koona)
Abo abaafa baapapa (kkirira)
Tunyenye agaliba enjole eeh (koona)

Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)
Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)

Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)
Tugenda kusula mu ngatto (leero)
Twagala kkuba ndongo (tugende)
Abaana becanga (harambe)
Abaana beeyagala (tugende)

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: This content is protected by redpaperdaily.com