Intro Bangar Boi A swangz Avenue Yeah yeah Fire baby, ah yeh Verse I Waliwo omukwano omusuffu Ogutasangika Tooke lya kivuuvu mu ssupu Guno tegulojjeka Ono taliiko yadde bya kabampaane Nga ate banji baasinga Kyakulya ekiwoomu mu canteen Jjula jjula nga bwembega Wulira emirembe jompa Enjegere ezansiba zinta Eno nebwojja gwe ngalo nsa Gwe wooli sirina kyenjoya Wulira emirembe jompa Enjegere ezansiba zinta Eno nebwojja gwe ngalo nsa Gwe wooli sirina kyenjoya Chorus Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Hmm omwana kammugambe Tubitandike batusange Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Wonna mumawulire Kubipande gwe baby wange Verse II Akavunza tundula Ekikwanso kikyo gwe akilina Enchaacha kubigere sikyalina Oli dokitaari hmmm eh Show me what you wanna do Nkulage I will never let you go Show me what you wanna do Nkulage I will never let you go Baleke bwogere eh Eyo kerere re re re eh Abo tebakkuba ndusu eh Abo abennugu ennene Wulira emirembe jompa Enjegere ezansiba zinta Eno nebwojja gwe ngalo nsa Gwe wooli sirina kyenjoya Wulira emirembe jompa Enjegere ezansiba zinta Eno nebwojja gwe ngalo nsa Gwe wooli sirina kyenjoya Chorus Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Hmm omwana kammugambe Tubitandike batusange Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Wonna mumawulire Kubipande gwe baby wange Verse III Waliwo omukwano omusuffu Ogutasangika Tooke lya kivuuvu mu ssupu Guno tegulojjeka Ono taliiko yadde bya kabampaane Nga ate banji baasinga Kyakulya ekiwoomu mu canteen Jjula jjula nga bwembega Chorus Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Hmm omwana kammugambe Tubitandike batusange Kati Nanga Nanga Nanga Ka radio tumbuula Wonna mumawulire Kubipande gwe baby wange Nze nanga Baby wange

Buule John
Buule John is the C.E.O and Founder of redpaperdaily.com Send your tips on Whats-app +256 756 894590