Wana Wankya Lyrics – Benti Boys Africa
Nakedde ku makya wanawankya
Wanawankya nnyo
Nenkuyimbira kano akayimba
Nga kalungi nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Tuula tuula tuula wakati
Simbawo akati yeah
Ani andabidde ku Naka?
Nakkazi yeah
Andese wano eno mu kidaala
Yeekobanye ne bali nebamutwala
Kyokka ampadde wrong number
This is a wrong number
Naye gwe ompesa, oweta
Onvuga makoona
Ompesa, oweta nooo
Babe bw’ondeka
I feel so lonely babe, no ooh
Nakedde ku makya wanawankya
Wanawankya nnyo
Nenkuyimbira kano akayimba
Nga kalungi nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Bw’aba nga fever
Empeke z’omukwano babe naazimira ntya?
Jjukira bw’opima
Omukwano gwo promised land
Ekyapa nkoze ntya?
Nakkazi, oli wa ggwanga ki?
Ngoberera, nsooberera nze ninga njuki
Ndi ku maviivi nze ninga nzizi
Naye gwe ompesa, oweta
Onvuga makoona
Ompesa, oweta nooo
Babe bw’ondeka
I feel so lonely babe, no ooh
Nakedde ku makya wanawankya
Wanawankya nnyo
Nenkuyimbira kano akayimba
Nga kalungi nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Nakedde ku makya wanawankya
Wanawankya nnyo
Nenkuyimbira kano akayimba
Nga kalungi nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo
Wana, wanawankya
Wanawankya nnyo