Ankuba Lyrics – Zafaran

Nasiima gwe muntu
In Swangz Avenue
So si bintu
Zafaran
Kooteeke akawumbi mu nju
A Steyn
Sirikwatamu byangu

W’olindeka w’olinsanga
Sirikuddamu gwe musajja
Nebweriba ssaawa esembayo
Ng’obulamu busaanawo
Wanninnyisa amadaala
N’onzigya ku mudaala, hmmm
Nga wadde babipanga
Baleke abo balikoowa (balikoowa)
Love tebulwa kkubo
Eba nga mazzi ga nsulo
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalaayi ono omwana ankuba

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

Okuva ku mutwe
Ppaka ku kagere akasemba
Nkwesunga (nkwesunga)
Nnaku zonna eza calendar (eza calendar)
Otuukira we sisuubira
Nebyenakweka wakwekula
Yeggwe ananaagiza
Ppaka ebigambo okumbula
Kyova olaba nkulinda (nkulinda)
Nemba ng’alina ky’agoba
Love yo etunda (eno etunda)
Nnyo nnyo nga butunda
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalaayi ono omwana ankuba

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

Nasiima gwe muntu
Mu Swangz Avenue
So si bintu (eeh eh)
Kooteeke akawumbi mu nju
Sirikwatamu byangu
Otuukira we sisuubira
Nebyenakweka wakwekula
Yeggwe ananaagiza
Ppaka ebigambo okumbula

Nga yadde babipanga
Baleke abo balikoowa
Love tebulwa kkubo
Eba nga mazzi ga nsulo
Kire na nkuba (aah ah)
Nga tuli babiri kire na nkuba
(Ekire na nkuba)
Kire na nkuba (ekire na nkuba)
Agawalaayi ono omwana ankuba
(Ono ankuba)

Ono omwana mataala
Nebwotamulisa mataala
Ono keeki ya madaala (madaala)
Ate tayagala butaala, aah

W’olindeka w’olinsanga
Sirikuddamu gwe musajja
Nebweriba ssaawa esembayo
Ng’obulamu busaanawo

Suggested For You

Story Ya Semanda Lyrics – Allan Hendrik

Buule John

Metta Love Lyrics – Vivian Tendo

Buule John

True Love Lyrics – Pallaso

Buule John

Sam Wange Lyrics – Sheebah Karungi & Daddy Andre

Buule John

Beera Nange Lyrics – Sheebah Karungi

Buule John

Leero Lyrics – Vyroota

Buule John

Doctor Lyrics -Spice Diana

Buule John

Boss Lady Lyrics – Bebe Cool

Buule John

Ayi Lyrics – Mudra D’Viral ft. Sheebah Karungi

Buule John

Zaakayo and Matayo Lyrics – Pallaso

Buule John

Kookonyo Lyrics – Naira Ali

Buule John

Sitya Danger Lyrics-Alien Skin

Buule John
error: This content is protected by redpaperdaily.com