Nkufeelinga Lyrics – Ykee Benda x Chembazz

Yo yo yo
Yo yo yo
Benda
Feeling the vibe oh
Feeling the vibe oh yeah
Ye ye ye
Another Chembazz
Oh my God Bomba made my beat

Chembazz
Babe
Obulungi bwo ndaba osaana kuba queen
Nze bino byeggamba nkugamba kuva in
Nga nakwegomba dda
Obuuzanga ba Bomba
Gwe buuza Ykee buuza Bomba
Darling till today tebikyukanga
Mba ku tebuukye wa kukukwasa
Saagala muyungwe kukukwana
Mba ssitebenkedde

Both
Nkufeelinga nnyo tobigaana
Tosobola na kuteebereza
Ogwange nzuukuka gummanja, girl
Nkwagala nnyo toŋŋaana
Tosobola kuimagininga
Chali wo yanguza your number aah, eh

Ykee Benda
Omutima gukuba nga bigoma
Ebiboozi tonyumya ndi kiggala
Enviiri wannemya n’okumera
Amacati n’amatanta sirina
Ah when you call in di night
Oh my love my love I’ll be coming home
Ah when you need me my love my love
I’ll be coming, home

Both
Nkufeelinga nnyo tobigaana
Tosobola nakuteebereza
Ogwange nzuukuka gummanja, girl
Nkwagala nnyo toŋŋaana
Tosobola kuimagininga
Chali wo yanguza your number aah, eh

Chembazz
Wulira ensonga eriwo
Nina future yo
Nkulaba ondaga ko
Kuba type yo
Nzibu nnyo
Okusanga mulo
Matira enkola zo
Ne ka size ko na na
You’re one in a million
Words can’t tell my love
But me love how me feel ‘bout you

Both
Nkufeelinga nnyo tobigaana
Tosobola na kuteebereza
Ogwange nzuukuka gummanja, girl
Nkwagala nnyo toŋŋaana
Tosobola kuimagininga
Chali wo yanguza your number aah, eh

A SLM ting dis (one guy)
Bomba beat a big beat
Sound Change
Ykee Benda
Chembazz
Feeling the vibe oh
Feeling the vibe oh yeah

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *