Teacher Lyrics – Ykee Benda x Fik Fameica

Koleeza
B.X on the beat
Omuti koleeza
Ah Ykee Benda say (koleeza)
King Kong gikube
Level

Both
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)

Benda
Tosala embiina nga weekwasa
Mbu gwe yaawadde n’ennume yezaaza
Kaddemu ako nkuwe olwasa
Nalulungi totya everything gaaza
Karate ananyamanza siasa
Takupa class fi da next troublenanza
I wanna make my bed mutadansa
Tunyumirwe ku love mugonza baganza
Kalimu olusheshe sheshe kagonda
Nkawadde obusentesente keemoola
One question, what do you do for a living?
She tell me, ndi Omunyankole

Both
Teacher
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)

Fameica
Njagala kuzina bboyi
Vva mu ddoyi ddoyi
I want to enjoy tubiggyemu ensonyi
Eno mic ya King Kong tesaaga
Mpa buwi mukwano nsecuringe bag
Hmmm, nkimanyi gyoli this might sound funny
But I can bear poverty with you honey
Njagala akatono ke ninawo tukagabane
Hmmm, my baby tukagabane
Bakalube amazina ogagondere
Bw’okoowa akabiri kasita kakondere
N’abakyala baleke kabakukonjere
Basasule babe bakozi bakugondere

Both
Teacher
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)
Artin on the beat
Mu mazina amalala ontiisa (teacher)
Naye mu gano nange ndi teacher (teacher)
Karate dance with my lover (teacher)
Kiba kirooto baaba kya ntiisa (teacher)

Both
Oh!
What a dancin’ a fine!
Addictive so we do it overnight
Sho!
Another roll of a dice
Like a pair so we do it overnight
Omutuuze akooye, ayoya mazzi
Mmulaba akooye (eeh!)
Omutuuze akooye, ayoya mazzi
Muwe ku mazzi (oh!)
Bakalube amazina ogagondere
Bw’okoowa akabiri kasita kakondere
N’abakyala baleke kabakukonjere
Basasule babe bakozi bakugondere (kuba)

Eh!
Ooh!
Ah ah
Eh!
Sho!
Ah ah
Mpaka Sound dis

Suggested For You

Nansanana Lyrics – Green Daddy

Buule John

Mu Ngatto Lyrics – Denis Rackla

Buule John

Nywamu (Party Anthem) Lyrics – Karole Kasita

Buule John

Azawi – Craving You Heavy Lyrics ft Chike

Buule John

Obulungi Bunnuma Lyrics – B2C

Buule John

Kookonyo Lyrics – Naira Ali

Buule John

Banger Lyrics – John Blaq x Suspekt Leizor

Buule John

Dear Ex Lyrics – Liam Voice

Buule John

Mpulira Yesu Lyrics – Irene Ntale

Buule John

Feeling Lyrics – Azawi ft. Dj Neptune

Buule John

Simple Guy Lyrics – Pallaso

Buule John

Story Ya Semanda Lyrics – Allan Hendrik

Buule John
error: This content is protected by redpaperdaily.com